Pastor Mondo wonna walabibwako wakukwatibwa

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road yavuddeyo nayisa ebbaluwa bakuntumye eri Omusumba w’Abalokole Prophet Franklin Mondo Mugisha agambibwa okudduka.
Ono avunaanibwa emisangi 53 okuli ogwokufuna ssente mu lukujjukujju wamu n’okwekobaana okuzza omusango. Kigambibwa nti ono yafera basumba banne wamu nebannanyini masomero obuwumbi 4.

Leave a Reply