Palamenti egobye ekiteeso ky’omusolo omuggya ku Motoka
Palamenti olunaku olwaleero egobye ennongosereza mu ya Traffic and Road Safety Act (Amendment) Bill, 2021. Enongosereza eno ebadde egendereddwamu okujja omusolo ku nnannyini motoka wamu n’okusasula omusolo gwabuli motoka okubeera nayo buli mwaka.
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!