Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Abesimbyeewo e Luweero bakwasizza Pulezidneti Museveni effumu n’engabo

Akwatidde ekibiina kya National Resistance Movement – NRM Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero…

Amuriat yennyamidde olw’enguudo embi e Soroti

Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Patrick Oboi Amuriat embeera gyasanze ku kyalo Aropa…

Poliisi ekubye Tumukunde Tear gas

Uganda Police Force ekozesezza omukka ogubalagala ogumbulula aba booda booda ababadde bawerekera eyesimbyeewo ku…

Gavumenti esumuludde ebifo ebirala mu COVID-19

Minisita w’Ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng nategeeza nti Gavumenti kati ekirizza Gyms, Cinema halls,…

Mwebale kutwaniriza yonna gyetwayise – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Twebaza…

Bannayuganda mwekuume tumukungaana

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ntwala omukisa guno okutegeeza abawagizi baffe bonna okusigala awaka, bekuume,…

Pulezidenti Museveni ayolekedde Lira

Oluseregende lw’emotoka za Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nga zisala ku lutindo lw’e Karuma nga…

Eyaliko Pulezidenti wa Mali afudde

Kitalo! Eyaliko Pulezidenti wa Mali Amadou Toumani Toure, eyakulembera eggwanga lino okumala emyaka 10…

Njakuggulawo amabbaala – Katumba

Katumba John; “Bwemunonda, njakuggulawo amabbaala mu bwangu era njakukendeeza omusolo ku kkampuni z’omwenge ekikijja…

LIsten Live

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

28 2 instagram icon
Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa.

Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga.

Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga. ...

3 0 instagram icon
Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

4 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

6 1 instagram icon