Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 378 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ow’emyaka 70 akwatiddwa kubigambibwa nti yeyakuba emotoka ya Pulezidenti mu Arua

June 20, 2019 · Mubiru Ali

Omar Risasi Amabua 70, yakwatiddwa Poliisi mu ttawuni y’e Arua ku bigambibwa nti y’omu kubakuba emotoka ya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni endabirwamu y’emabega neyatika. Ono yatwaliddwa  e Gulu.

Omwogezi wa Poliisi mu bitundu bya West Nile Christopher Barugahare, yavuddeyo nategeeza nti ono yaguddwako omusango gw’okulya mu nsi ye olukwe.