Owa LDU asse Ssentebe w’ekyalo

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ssentebe wa LC1 ow’ekyalo Lutovu mu Ggombolola y’e Malongo mu Disitulikiti y’e Lwengo amanyiddwa nga Musaasizi Francis yakubiddwa omusirikale wa LDU Muyaga Robert amasasi agamutiddewo wamu n’omukyala gwagambibwa okuba nga abadde asigudde amanyiddwa nga Jacline Nagasha Muyaga.
Kigambibwa nti Ssentebe yakedde kukima Asasira amutwale mu Ddwaliro.
Wabula owa LDU naye atiddwa.
Okulabula! Ebifaananyi byantiisa
Bya: Maggie Kayondo

Share.

Leave A Reply