Omwana w’omubaka Asinde, Kaguta afudde

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Eyaakalondebwa okuba Omubaka omukyala mu Palamenti owa Disitulikiti y’e  Iganga, Brenda Ssuubi Asinde abuutikiddwa ekikangabwa, bw’afiiriddwa omwana gweyazaala mu biseera by’okuwenja akalulu.

Asinde yazaala omwana omulenzi  ng’ebula ennaku mbale bubazi bagende mu kalulu era nti omwana ono n’abbulwamu erinnya lya Pulezidenti Museveni erya “Kaguta” kubanga yazaalibwa mu kiseera Pulezidenti Museveni  weyawenjeza akalulu ka Asinde e Iganga era n’asuubiza okuyambako omwana ono.

Aziikiddwa leero e Buseyi mu Iganga

Share.

Leave A Reply