Omuyizi wa Kyambogo eyakubwa amasasi mukwekalakaasa ku monday afudde

Rachael Ayebazibwe ng’abadde muyizi mu University Β y’e Kyambogo mu mwaka ggwe ogusembayo (Bachelors Degree course in Microfinance) nga era abadde alindirira kuttikirwa afudde. Ono yakubwa esasi nagenda mu comma ku Monday nga 20 – August Police n’amaggye bwebaali bagumbulula abantu abaali bekalakaasa mu kibuga nga baagala omubaka Kyagulanyi ateebwe.

Aba family bagamba nti ono ku lunaku luno yali akedde kutwalira Supervisor we Report ye e Kyambogo ku University, wabula kyababuukako bwebafuna essimu nga babategeeza nti Rachael yali akubiddwa esasi era nga addusiddwa mu ddwaliro lya Victoria Hospital e Bukoto nga ali mu mbeera mbi nnyo.

Amanya German Guild President wa Kyambogo University yategezeza nti Recheal abadde muntu mulamu ayagalawa buli omu ate nga atya Katonda. Ono ne bayizi banne basazeewo okugenda ku mukutu gwa Face book okukungubagira munaabwe.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Ntuse Kusimba 97.3πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Ku bakazi Abambala #Mini Eyo
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa

Ntuse Kusimba 97.3πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Ku bakazi Abambala #Mini Eyo
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa
...

1 0 instagram icon
Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among awadde ebiragiro ebiggya ku Babaka abebulankanya mu ntuula za Palamenti. Ono agamba nti balonda Ababaka abasoba mu 500 okukiikirira abantu naye abalabikako mu ntuula za Palamenti balubatu neyewuunya gyebabeera.

Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among awadde ebiragiro ebiggya ku Babaka abebulankanya mu ntuula za Palamenti. Ono agamba nti balonda Ababaka abasoba mu 500 okukiikirira abantu naye abalabikako mu ntuula za Palamenti balubatu neyewuunya gyebabeera. ...

27 0 instagram icon
Umar savior 19, nga muyizi ku Uganda Institute of Information and Communication Technology-Nakawa, ne mukwano ggwe bwebakutte akatambi nga bagamba nti amasimu agabbibwa bagabatwalira bategeezezza Uganda Police Force nti akatambi bakakutte kufuna views ku tiktok.
Bano bakutwalibwa mu Kkooti bavunaanibwe omusango gwa computer misuse.
Bya Kamali James

17 0 instagram icon
Omumyuuka w'omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa.

Omumyuuka w`omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa. ...

93 9 instagram icon
Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3 
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa

Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa
...

2 0 instagram icon