Omuyimbi afudde ekirwadde kya COVID-19 e Burundi

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Kitalo!

Omuyimbi Munnansi wa Burundi Niyomwungere Leonard yafudde oluvannyuma lw’okukwatibwa ekirwadde kya #COVID-19. Ku lunaku olw’okutaano Minisita W’ebyobulamu Dr Thaddee Ndikumana yavaayo nategeeza nga abantu abalala babiri bwebaali bazuuliddwa n’ekirwadde kino nga Niyomwungere yali omu ku bbo.Ono yagibwa mu ddwaliro ly’e Kira natwalibwa e Bujumbura.Ono abadde tatambulangako kufuluma ggwanga mu budde buno nga kitegeeza obulwadde yabufunira mu Ggwanga.Rapid Intervention Team yatuuse mu kitundu nekebera abantu 26 bayaliko nabo era 3 ku bbo nebasangibwa n’obulwadde buno.

Share.

Leave A Reply