Omubaka Mayanja asisinkanye bakiikirira

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omubaka wa Nakaseke Central Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Allan Mayanja Ssebunya; “Nasisinkanye batuuze banange bwetuwangalira ku kyalo Bugema, Luteete Parish, Kikamulo Sub County, Nakaseke Central County.
Munsisinkano eno nga tukulembeddwamu Ssentebe wekyalo kyaffe, Mwami Muwadda Kalungi, ensonga nyingi ezenkulaakulana nga ez’amazzi, amasanyalaze, obutebenkevu, eby’obulimi, obukulembeze nendala zikubaganyiziddwako ebirowoozo.” ~AMS
Share.

Leave A Reply