Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA kivuddeyo nekitegeeza nga okukola oluguudo lwa John Babiiha – Acacia kati bwekutuuse ku bitundu 98 ku 100 nga ekibulayo kwekuwanikayo ebitaala ku masangazira ag’enjawulo.
Oluguudo lwa John Babiiha lunatera okuggwa
Share.