Ttiimu ya Manchester United evuddeyo netegeeza nga abadde Maneja Ole Gunnar Solskjær bwakwatiddwa ku nkoona.
Bagambye nti newankubadde abadde agezezzaako okuzimba ttiimu myaka 3 egiyise naye wiiki eziyise tezibadde nnungi.
Kkiraabu erangiridde Michael Carrick nga agenda okugira nga atambuza ttiimu mu mipiira egiddako nga bwebanoonya Maneja anadde mu bigere bya Ole.
Ole Gunnar Solskjær agobeddwa
Share.