Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 178 listening Simba FM Live
News

Okuwulira okusaba kwa Bannakibiina kya NUP abasindikibwa mu ICD kwa nga 20-May

April 30, 2024 · Mubiru Ali

Omubaka Shamim Malende era Munnamateeka wa Bannakibiina kya National Unity Platform abasimdikibwa mu Kkooti ewozesa bakkalintalo eya ICD (International Crimes Division) okuli; Magala Umar, Sekidde Hamidu, Muhammad Kalyango, Issa Makumbi, Male sulaiman, Kairugala Wilber, Katumba Abdu, Katumba Abdallah ne Muyodi Hamidu ategeezezza nti Kkooti tesobodde kuwulira kusaba kwabwe okwokweyimirirwa olwokuba oludda olwaabi lubadde terunetegeka bulungi nga lukyetaaga akadde. Kkooti etegeezezza nti yakuwulira okusaba kwabwe nga 20/5/2024.