Omwogezi wa Ministry of Health- Uganda Ainebyoona Emmanuel avuddeyo nategeeza nga okugema ekirwadde kya Ssenyiga omukambwe owa COVID-19 okwekikungo ku kisaawe e Kololo bwekuyimiriziddwa okusobozesa okuteekateeka ekisaawe kino okuba nga kikozesebwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okwogerako eri eggwanga State of the Nation Address (SONA).
OKUGEMA COVID-19 KUYIMIRIZIDDWA KU KISAAWE E KOLOLO
Share.