Nnyimirizza okugoba abantu ku ttaka – Hon. Nabakooba

Minisita w’ebyettaka Judith Nabakooba; “Ndagidde omubaka wa Bukoto East Constituency, Ronald Kanyike Evans afune Bannamateeka bateeke caveat ku ttaka lyamirundi ebiri eririko enkayana.
Ettaka eririko enkayana liweza square miles 3 nga lisangibwa e Nakigga Kasanje, Bukoto East nga nnannyini lyo ye Nakigga Ranching Cooperative Society nga ya Bayindi abali wansi wa Masaka Jaggery Mill.”

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply