Ngenda kwanika aba Opposition abakolera Gavumenti – Norbert Mao

Pulezidenti wa Democratic Party Uganda era Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka n’esiga eddamuzi Norbert Mao avuddeyo neyesoma okwanika Bannabyabufuzi ku ludda oluvuganya Gavumenti bagamba nti bakukuta ne Gavumenti mu kiro mbu nga bambala ‘Hijab’ nebagenda mu State House kyokka emisana nebavaayo nebakolokota Gavumenti wamu n’okuboogerera ebisongovu bbo abaavaayo emisana ttuku nebasalawo okukola ne Gavumenti.

Add Your Comment