Nabbambula w’omuliro asaanyizzaawo ebbaala – Lweza

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Nabbambula w’omuliro akutte ebbaala ya Rios Bar esangibwa e Lweza ku luguudo olugenda e Ntebe mu Disitulikiti y’e Wakiso mu ttuntu lya leero era okukkakkana nga ebintu bya buwanana bwa nsimbi bitokomose.

Ekiviiriddeko omuliro guno tekinnategeerekeka wabula Police yabakanye dda n’ogwokunoonyereza

Share.

Leave A Reply