Munnakibiina kya NUP agambibwa okuwambibwa mu 2020 bamusudde Nakawa

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Muganda waffe Yasin Busuulwa eyawambibwa mu November 2020, enaku 2 emabega yasuuliddwa e Nakawa. Yatunyumirizza byayiseemu nga bamutulugunya.
Tukola kyonna ekisoboka okulaba nti afuna obujanjabi wamu n;okumubudaabuda. Olunaku lumu, buli atulugunya omuntu ajja kukisasulira!”
Share.

Leave A Reply