Mulwanirire ettaka lyammwe bano abasajja babbi – Bobi Wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Neetabye mu lumbe lw’omugenzi Msgr. Charles Kato Katongole e Lusenke, mu Disitulikiti y’e Gomba. Msgr. Katongole yali mukulu Ekereziya Katolika owa Metropolitan Archdiocese obwa Kampala eyafa mu February omwaka oguwedde. Era babadde bajjukira ne Mutabani waabwe Vincent Sserunga eyattubwa abebyokwerinda mu kwekalakaasa kwa 2018.
Nakozesezza omukisa guno okuvumirira ekibba ttaka ekisusse mu Ggwanga nga abantu basengulwa ku byalo kwebabadde ebyeya n’ebisiibo nga ababikola bakuumwa Gavumenti ya Mw. Museveni.”
Share.

Leave A Reply