Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,064 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Mukasa Mbidde aduukiridde ab’e Masaka

April 20, 2020 · Mubiru Ali

Vice President wa Democratic Party Uganda era nga Mubaka mu Palamenti ya East Africa Hon Mukasa Fred Mbidde yawaddeyo amatooke wamu ne ttani 1 eyakawunga eri COVID-19 taskforce okuduukirira abatuuze ba Masaka Municipality mu kaseera kano aka ‘lockdown’ eya COVID-19.