Mubaleke baleete etteeka erikugira okubavunaana – Namwama Augustine

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omukubiriza w’Olukiiko lw’Abataka mu Buganda Namwama Augustine Kizito Mutumba yavuddeyo nasaba Ababaka ba Palamenti ya Yuganda okuyamba Eggwanga bayise etteeka erikugira okuvunaana abakulembeze abakola ebikolobero ebyenjawulo naddala mukuleeta Gavumenti ya National Resistance Movement – NRM mu biyinza kibasobozese okuwaayo obuyinza mu mirembe.
Namwama agamba nti eteeka lino likoze nnyo mu Mawanga nga Kenya, South Africa n’amalala okusobola okufuna enkyuukakyuuka mu mirembe ewatali kuyiwa musaayi.
Share.

Leave A Reply