Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,272 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Mmeeya w’ekibuga Masaka asoose alayiziddwa

July 3, 2020 · Mubiru Ali
Omukolo ogw’okulayiza Mmeeya w’Ekibuga Masaka guyinda ng’omumyuuka w’Omukulembeze w’Eggwanga Edward Kiwanuka Ssekandi amaze okutuuka nga omugenyi omukulu.
Wabula wadde nga bino byonna bigenda mu maaso y’e Ssentebe Jude Mbabaali agamba nti omukolo guno gubadde tegulina kubeerawo nti kuba yawawabidde Minisita wa Gavumenti ez’ebitundu kuba teyagoberedde mitendera giyitwamu okulonda Mmeeya Kayemba Godfrey Afaayo.