Minisita Nandutu atuusiddwa ku Kkooti e Kololo

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja Agnes Nandutu aleeteddwa ku Kkooti evunaana abakenuzi n’abali b’enguzi enkya yaleero okusomerwa emisango egyamuguddwako egyekuusa ku mabaati g’e Karamoja.
Wabula ono okwawukanako ku banne azze musanyufu era teyekwese Bannamawulire alabiddwako ngabawubira nako.

Add Your Comment