Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 523 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Bannabitone mukimanye nti obumanyifu tebujjira mu mwezi – Katikkiro

July 27, 2024 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Bannabitone basaana okukimanya nti obumanyifu tebujjira mu mwezi oba mwaka gumu, butwala ebbanga, n’olwekyo beewale eby’okucamuukiriza.
Iryn Namubiru amaze ebbanga ng’ayimba, n’akuza ekitone kye, era ayoolesezza obumanyirivu ng’olaba buli muntu asiima nga n’ennyimba ze abantu bazimanyi.
Tukubiriza Bannabitone okuggyayo bye bakola mu ngeri esaanidde awatali kuwemula oba kwambala bubi.”