Lwaki mulwa mu buyinza nemutakolera bantu – Bobi Wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +
LWAKI MULWA MUBUYINZA NEMUTAKOLERA BANTU:
Omukulembeze w’ekibiina kya National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine, asekeredde abakulembeze abalemera mu buyinza nebatabaako kyebakolera Ggwanga bwatyo abawadde gabuwa bakomye okwekwasa nti ekibalemezza mu ntebe kukulakulanya nsi zaabwe naye balabire kw’abadde Pulezidenti wa Tanzania John Pombe Magufuli yasobola okukyuusa ensi mu myaka 5 gyokka kye kisanja kimu.
Share.

Leave A Reply