Lt. Col. Deo Akiiki agenze mu ddwaliro e Mityana okulaba Munnamawulire eyakubiddwa
MUNNAMAWULIRE AKUBIDDWA ABEBYOKWERINDA E MITYANA:
Omumyuuka w’omwogezi w’eggye ly’egggwanga erya
Uganda People’s Defence Forces – UPDF Lt. Col Deo Akiiki yagenze ku Ddwaliro lya Mityana Refferal Hospital okutandika okukola okunoonyereza ku bigambibwa nti Munnamawulire wa NTV Uganda Enock Matovu ow’e Mityana yakubiddwa ab’amaggye nebamuleka mukubiro.
Bino byabaddewo nga wakayita enaku 6 zokka nga abakulu mu UPDF bazannye omupiira ne National Association of Broadcastersokuzzaawo enkolagana ne Bannamawulire.
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!