Loodi Meeya Erias Lukwago awangudde ekisanja ekirala

Avunaanyizibwa ku by’okulonda mu Kampala alangiiridde Ssaalongo Erias Lukwago nga Loodi Meeya wa Kampala omulonde. Lukwago afunye obululu 194,592 (65%) ku bululu 295,592 obwakubiddwa.

Leave a Reply