Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,324 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Gavumenti eyagala ensimbi ezenyongereza ezisoba mu kesedde 1

April 18, 2024 · Mubiru Ali

Gavumenti olunaku olwaleero etaddeyo okusaba kwayo eri Palamenti ngesaba ssente ezenyongereza akesedde 1 mu obuwumbi 101 nga kuzino obuwumbi 578.4 zakuweebwa Mathias Magoola azimbe ekkolero ly’eddagala erigema wamu neryo erijanjaba mu Disitulikiti y’e Wakiso. Ensimbi endala obuwumbi 3 zakweyambisibwa okutegeka ebijaguzo by’olunaku lw’abajulizi e Namugongo omwaka guno era nga enteekateeka zino zakulondoolwa Ministry of Gender, Labour and Social Development.