Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 140 listening Simba FM Live
News

Maama asudde omwana we ow’olunaku olumu mu kabuyonjo

April 18, 2024 · Mubiru Ali
Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Kayunga esanze akaseera akazibu okutawuluza omuwala Milly Mutoni 19, ku batuuze ababadde bataamye obugo ku kyalo Bwetyaaba mu Gombolola y’e Kayunga oluvanyuma lwa Mutoni okusuula omwana we ow’olunaku 1 mu kabuyonjo.
Poliisi etaasizza ebbujje lino nerinyulula mu kabuyonjo, Mutoni naye atwaliddwa ki Poliisi.
Bya Latifah Nalubowa