Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,323 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Gavumenti eyagala kwewola obuwumbi 450 kukola luguudo lwa Kitgum-Kidepo

April 18, 2024 · Mubiru Ali

Minisitule y’ebyenfuna etaddeyo okusaba kwayo eri Palamenti egikirize okwewola ensimbi Euro 110,543,947.52 bwebuwumbi nga 450.084 eza Uganda nga zino zakuzimba luguudo lwa Kitgum-Kidepo okusobola okutumbula ebyobulambuzi mu mambuka ga Uganda.

Wabula Sipiika wa Palamementi Anita Among asabye Gavumenti okunnyonyola obulungi lwaki ensonga yokwewola ssente zino etutte kumpi omwaka mulamba n’ekitundu nga tekolebwako wabula nga yetoloolera mu Ministry of Works, Ministry of Finance ne offiisi ya Attorney General.