Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Kyagulanyi simuguzangako kibiina – Moses Nkonge Kibalama

Omutandisi era eyali Pulezidenti wa National Unity, Reconciliation and Development Party- NURDP ekyakyuusibwa ne kifuuka National Unity platform – NUP, Moses Nkonge Kibalama avuddeyo nategeeza nga bwatamanyi abantu ababiri abavuddeyo nebawandiikira Akakiiko k’ebyokulonda nga bayita mu Bannamateeka nga bawakanya eky’ekibiina kini okukyuusa erinnya wamu n’okulondebwa kwa Robert Kyagulanyi Ssentamu nga anakwata bendera mu kalulu ka 2021.
Kibalama agamba nti Lillian Odinga ne Edward Sseremba ssi Bannakibiina nti era tabalabangako yasoose kubalaba mu Mawulire nti rea tebalina kifo kyonna ky’abukulembeze mu NURDP.
Kibalama yalaze olukalala lwa Bammemba ba NUP nategeeza nti bano bombi tebalina webalabikira wonna nti baali babaddeko mu Kibiina kino.
Ku bibibadde byogerwa nti ono yalya ssente naguza Kyagulanyi ekibiina abiyise kasasiro nagamba nti ekibiina kino kyateekebwawo kugatta Bantu abalina ekigendererwa ekimu.
Agamba nti bukyanga avaayo nalangirira nti akwataganye ne Kyagulanyi abandde afuna amasimu n’obubaka obumutiisatiisa.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort