Kitalo!
Munnamateeka Bob Kasango afiiridde mu kkomera e Luzira. Kigambibwa nti afudde kirwadde kya mutima.
Kasango mu 2018 yasalirwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 16 oluvannyuma lwokusingisibwa omusango gwokubulankanya obuwumbi 15 nga zaali zansako yabakozi.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.