Kitalo!
Munnamateeka Bob Kasango afiiridde mu kkomera e Luzira. Kigambibwa nti afudde kirwadde kya mutima.
Kasango mu 2018 yasalirwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 16 oluvannyuma lwokusingisibwa omusango gwokubulankanya obuwumbi 15 nga zaali zansako yabakozi.
Kitalo! Munnamateeka Kasango afiiridde mu kkomera
Share.