Latest News
0

Kitalo! Mukwano afudde

Kitalo!
Amirali Karmali, eyatandikawo kkampuni ya Mukwano Industries Uganda Limited yafudde olunaku lw’eggulo mu kibuga Fort Portal.

Karmali, yazaalibwa eyo mu gyo 1930 era nga ye Taata wa Alykhan Karmali, addukanya Mukwano Group of Companies mu kadde kano. Alimohamed Karmari, Taata wa Amirali yajja mu East Africa mu 1904 nasenga e Fort Portal.
Alimohamed yayagalwa nnyo abantu abamutuuma Mukwano.

More Similar Posts

Check Featured Posts
Menu