Kitalo! Abantu babiri bafiiridde mu muliro e Kamwokya
Kitalo!
Abantu babiri bafiiridde mu muliro ogukutte amayumba mu Kyamuka Zone e Kamwokya akawungeezi kaleero. Omuliro ogutandise ku ssaawa emu eyekiro gulese gusse omusajja omu n’omukazi omu. Abaduukirize wamu nabasirikale okuva mu kitongole ekizinyamwoto kigambibwa nti balumiziddwa nga bagezaako okuzikiza omuliro guno.
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!