Katikkiro asisinkanye LOP e Bulange

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga wamu n’akulira akabondo k’ababaka ba Palamenti abava mu Buganda, bakyadde embuga nebasisinkana Katikkiro neboogera ku nsonga ezitwala Buganda ne Uganda mu maaso.
Katikkiro agambye nti obuvunaanyizibwa bwoludda oluwabula Gavumenti kwekuwa Gavumenti ebirowoozo ebirungi ku ngeri emirimu bwegirina okutambuzibwa.
Era ategeezeza nti enjuuyi zombi zisobola okulera awamu mu nsonga eziganyula abantu omuli ebyobulamu, ebyenjigiriza, ebyokwerinda nebirala.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply