Breaking
News: Egimu ku mirimu gyOmubaka wa Palamenti egirambikibwa Ssemateeka kwekuli okukiirira abantu, okuyisa amateeka, okulondoola wamu nokutematema
News: Omubiri gweyali omukozi wa Radio Simba Ffemwe Mweffe Alex Edward Ssaava Nsubuga Kigoonya Mukulu amanyiddwa ennyo nga Alex Mukulu aka Kalekyeezi
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
Gavumenti yakwongera ssente mu SACCO – HE. Museveni
July 27, 2019 · Mubiru Ali
Pulezident Yoweri Kaguta Museveni yatandise okulambula Greater Ankole era nga yategeezezza abeyo nga Gavumenti bwetaddewo ensimbi endala okusobola okulaba nga balwanyisa obwavu okwetoloola eggwanga lyonna nga bayita mu kutandikawo Savings and Credit Cooperative Organizations (SACCO).
Bino Pulezidenti yabyogeredde mu kisaawe ky’e Kakyeeka mu Mbarara.
Wano abavubuka webamusabidde yesimbewo omwaka 2021.