Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Ffe tulina Munnamateeka Bonny – Poliisi

Poliisi evuddeyo netegeeza nga Munnamateeka wo mu Kampala Bonny Akol abadde agambibwa nti yabuziddwawo okuva e Najjeera ekiro kyajjo nga bwali mu mikono emituufu era nga akuumirwa mu kifo ekiri mu mateeka.
Poliisi egamba nti ono yakwatiddwa ekitongole ekimu ekyebyokwerinda ku bigambibwa nti alina gweyajjako ssente mu lukujjukujju. Mu kifaananyi ng’ayimiridde ne OC wa Tubba Police Post awawabiddwa omusango gw’omuntu okubuzibwawo.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort