Ebyokwerinda mu Kampala binywezeddwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ebyokwerinda ku kitebe ky’ebyokulonda ekya Electoral Commission Uganda ku Jinja Road binywezeddwa oluvannyuma lw’omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine okugendayo okusisinkana abakulu mu Kakiiko kano.

Ono yemulugunya ku ngeri ab’ebyokwerinda gyebamuyisaamu ye n’abawagizi be nga abawerako baluguzeemu obulamu mu bitundu eby’enjawulo.

Share.

Leave A Reply