Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Dr. Stella Nyanzi wakusibwa emyezi 9

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road asalidde Dr. @Stella Nyanzi ekibonerezo kyakusibwa emyezi 18 nga ekibonerezo ekimugwanidde wabula bwakizudde nti yakamala emyezi 9 ku alimanda nalagira asibwe emyezi 9.
Oluvannyuma lw’omulamuzi okusoma ekibonerezo abawagizi ba Stella Nyanzi bavudde mu mbeera nebamukasukira obuccupa ssaako n’okumuvuma era Poliisi webiyingiriddemu okukkakanya embeera.
Ye Stella Nyanzi tabaddewo kuwulira kibonerezo kye oluvannyuma lw’okugibwawo abasirikale b’ekkomera bwaguddeyo omulamuzi ebbeere wamu n’okuwanika oluggalo.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort