Gavumenti ya China olunaku lwaleero evuddeyo neragira kkampuni z’ennyonyi zonna ezikola ogw’okusaabaza abantu zirekerawo bunnambiro okukozesa ennyonyi ekika kya Boeing 737 MAX 8 oluvannyuma lw’ennyonyi ekika kyekimu nga ya Ethiopian Airways ET 302 okuggwa netta abantu abasoba mu 150.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.