china eweze ennyonyi ya boeing 737 max 8 okusaabaza abantu baayo

Gavumenti ya China olunaku lwaleero evuddeyo neragira kkampuni z’ennyonyi zonna ezikola ogw’okusaabaza abantu zirekerawo bunnambiro okukozesa ennyonyi ekika kya Boeing 737 MAX 8 oluvannyuma lw’ennyonyi ekika kyekimu nga ya Ethiopian Airways ET 302 okuggwa netta abantu abasoba mu 150.

Β 

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
ab’e kyamuliibwa gavumenti ebazimbidde eddwaliro