Ababaka abatuula ku kakiiko ka Palamenti akembalirira basimbidde ekkuuli ensimbi obuwumbi 83 amaka g’omukulembeze w’eggwanga zegeetaaga nga za Pulezidenti @Yoweri Kaguta Museveni okugabako obugabi eri abo beyasuubiza nebasisinkana. Wabula ssentebe w’akakiiko akakola ku nsonga za Pulezidenti agamba nti bwebaba bazigaanye ne Bannayuganda balekerawo okusabiriza omukulu.
Bwemuba muzitummye ne Bannayuganda temuddamu okusaba Pulezidenti ssente
Share.