Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 449 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Pulezidenti Museveni asisinkanye omumyuuka wa Liberia Pulezidenti

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni asisinkanyemu amyuka Pulezidenti wa Liberia, Jewel Howard Taylor nebabaako ensonga zeboogeramu naddala ez’okutuusa amawanga…

Hon. Mpuuga atwala Monitor mu Kkooti

Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo…

Mwesigwa tetumukwatangako – Brig. Kulayigye

Omwogezi w’eggye lya UPDF Brig. Felix Kulayigye yavuddeyo nategeeza nga bweyayogerezeganyizza nebitongole byonna ebyebyokwerinda mu Ggwanga era nakizuula…

Ababaka ba NUP bayimbuddwa dda tetubalina – Frank Baine

Omwogezi w’ekitongole kyamakomera Frank Baine avuddeyo nategeeza nga Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform Allan Ssewanyana ne Ssegiriinya…

DPP akirizza Ababaka Ssewanyana ne Ssegiriinya okweyimirirwa

Omuwaabi wa Gavumenti mu musango gw’obutemu oguvunaanibwa Ssegiriinya ne Ssewanyana ogw’okutta Joseph Bwanika ow’e Kankamba mu Kisekka B…

Omuwaabi wa Gavumenti mu gwa Ssegiriinya ne Ssewanyana aggyeeyo obujulizi

Omuwaabi wa Gavumenti, Richard Birivumbuka avuddeyo nategeeza nga bwaggyeeyo obujulizi bwa; Thomas Jatiko, Jennifer Amumpaire ne Detective SP…

Minisita Babalanda ayimirizza RCC wa Masaka City ku mulimu

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’Obwapulezidenti, Hon. Milly Babalanda Babirye, ayimirizza mbagirawo omubaka wa Pulezidenti e Masaka (RCC) Ronald…

Ekivvulu kya Chameleone kisaziddwamu

#WOLOKOSO; Ekivvulu kya Jose Chameleone ekya Ggwanga Mujje kisaziddwamu okutuusa nga 24 FEBRUARY 2023. Chameleone ategeezezza nti bagenda…

Kitalo! Abakozi ba NMS 2 bafiiridde mu kabenje

Kitalo!! Abakozi 2 okuva mu kitongole ekivunaanyizibwa kukusaasanya eddagala mu Ggwanga ekya National Medical Stores, Uganda bafiiridde mu…