Mwesigwa tetumukwatangako – Brig. Kulayigye

Omwogezi w’eggye lya UPDF Brig. Felix Kulayigye yavuddeyo nategeeza nga bweyayogerezeganyizza nebitongole byonna ebyebyokwerinda mu Ggwanga era nakizuula n’obukakafu nti tewali kitongole kyonna kyali kikutte muwagizi wa National Unity Platform Mwesigwa Eric. Amuwadde amagezi agende yekubire enduulu mu Kibiina ekirera eddembe ly’obuntu ekya Uganda Human Rights Commission – UHRC oba Uganda Police Force bitandike okukola okunoonyereza.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply