Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 361 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Minisita Nabakooba akwasizza ab’e Butalejja ebyapa

Minisita avunaanyizibwa ku by’ettaka, amayumba n’enkulaakulana y’ebibuga Hon. Judith Nabakooba yavuddeyo najjukiza Bannayuganda ku nsonga Pulezidenti Yoweri Kaguta…

Aba Opposition bakusisinkana Bannakawempe nabe Makindye

Abakulembeze ku ludda oluwabula Gavumenti bagamba bagenda kusisinkana abalonzi mu bitundu okuli ekya Makindye West ne Kawempe North…

Maneja wa Kanungu FM eyakuba omukozi alagiddwa okusasula engasi ya mitwalo 20

Omulamuzi wa Kkooti esookerwako e Kanungu alagidde Maneja wa Leediyo ya Minisita Dr. Chris Baryomunsi eya Kanungu FM,…

Musumba Kayanja vva mukwekangabiriza buno bulamu bwa Bannayuganda – NDA

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’eddagala mu Ggwanga ekya Uganda National Drug Authority kivuddeyo nekyanukula omusumba w’Abalokole Robert Kayanja; “Tubadde…

Mutulwane nga bwetusala amagezi agaffe – Musumba Kayanja

Omusumba w’Abalokole Robert Kayanja avuddeyo ku mukutu gwe ogwa Twitter; “Ngabalala batulwana olwokugezaako okumalawo ekizibu olw’ensonga emu oba…

Katikkiro akubirizza abazadde okuyigiriza abaana okunywa kaawa

Katikkiro Charles Peter Mayiga akubirizza abazadde okuyigiriza abaana okunywa kaawa, bakule nga bamutegeera, bamwettanira, abantu bafune emirimu egimwekuusaako,…

Kitalo! Munnamateeka Wameli afudde

Kitalo! Akulira Bannamateeka ba National Unity Platform – NUP Wameli Anthony afiiridde mu Ggwanga lya Amerika gyabadde yagenda…

NDA egamba nti Tickoff erikolebwa kkampuni ya Pastor Kayanja lirimu ebirungu ebyobutwa

Akulira ebyempuliziganya mu kitongole ekivunaanyizibwa ku by’eddagala mu Ggwanga ekya Uganda National Drug Authority Abiaz Rwamwiri avuddeyo nategeeza…

NUP egenda kuwagira Munnakibiina kya ANT e Serere

Mu lukiiko lwa Bannamawulire olutuuziddwa ku kitebe kya National Unity Platform – NUP enkya yaleero kivuddyo nekikakasa nga…