Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 105 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Aba Opposition bakusisinkana Bannakawempe nabe Makindye

February 9, 2023 · Mubiru Ali

Abakulembeze ku ludda oluwabula Gavumenti bagamba bagenda kusisinkana abalonzi mu bitundu okuli ekya Makindye West ne Kawempe North ebikiikirirwa ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Allan Ssewanyana ne Ssegiriinya Muhammad abamaze ebbanga erisoba mwaka omulamba mu kkomera okusala amagezi ku ngeri yokubanunulamu.