Minisita Babalanda ayimirizza RCC wa Masaka City ku mulimu

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’Obwapulezidenti, Hon. Milly Babalanda Babirye, ayimirizza mbagirawo omubaka wa Pulezidenti e Masaka (RCC) Ronald Katende ku mulimu nga kigambibwa nti yalemereddwa okuteeka mu nkola ekiragiro kya Pulezidenti ku nsonga z’ettaka era nalagira anoonyerezebweko.
Kino kiddiridde abatuuze omuli n’abakadde e Masaka okusengulwa mu bukyamu ku ttaka n’ebintu byabwe nebyonoonebwa.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply