Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 103 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Ekivvulu kya Chameleone kisaziddwamu

February 10, 2023 · Mubiru Ali
#WOLOKOSO;
Ekivvulu kya Jose Chameleone ekya Ggwanga Mujje kisaziddwamu okutuusa nga 24 FEBRUARY 2023. Chameleone ategeezezza nti bagenda kwetegeka bulungi nnyo nti era kijja kuba kika nga 24. Asabye abawagizi be okukuuma obulungi tiketi zaabwe zebabadde baguze okutuuka nga 24.
Kino kidiridde enkuba etonnye ettuntu lyaleero okusuula siteegi eyabadde ezimbiddwa mu Cricket Oval e Lugogo.