Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 492 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omulabirizi wa Mukono agenda okuwummula yeebazizza Katonda

Omulabirizi w’obulabirizi bw’e Mukono agenda okuwummula, Bishop James William Ssebaggala yeebazizza nnyo Katonda amusobozesezza okukulembera Ekkanisa okumala emyaka…

Ab’e Bunyoro mwebale kutwagala – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Okuva e Kikuube, twayise mu Kibuga…

Aba African Institute musooke kufuna lukusa ewa IGP – Poliisi

Uganda Police Force eragidde abaddukanya woteeri ya Mestil obutakiriza kutongolezaawo ffirimu yokunoonyereza eyatuumiddwa #onthego eyakoleddwa aba African Institute…

Ndi mwetegefu okulekulira singa Monitor ereeta obujulizi nti nasisinkana Gen. Museveni – Hon. Mpuuga

Akulira oludda Oluwabula Gavumenti mu Palamenti era nga ye Mubaka akiikirira Nyendo – Mukungwe Munnakibiina kya National Unity…

Bwetunayogerako n’Ababaka tujja kubategeeza ku mbeera eriwo – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanri Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Mbalamusizza Bannayuganda; Mpulidde abantu bangi nga…

Abakaramoja baagala Minisita Kitutu alekulire

Abakaramoja bavuddeyo nebatabukira Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja Gorretti Kitutu Kimono nga baagala alekulire mu bwangu kubanga…

Gavumenti ereeta etteeka ku bisiyaga mu masomero

Omubeezi wa Minisita owa Tekinologiya n’okulunganya Eggwanga, Owek. Joyce Ssebuggwawo Nabbosa avuddeyo nategeeza nga bwebaliko etteeka lyebaleeta nga…

Ababaka Ssewanyana ne Ssegiriinya tubalina – NUP

Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP bavuddeyo nebategeeza nti Ababaka Hon. Muhammad Ssegiriinya yatwaliddwa mu maka ga…

Minisitule yensonga zebweru yakolukomyaawo omulambo gwa Munnayuganda

Ministule evunaanyizibwa ku Nsonga z’ebweru w’eggwanga, evuddeyo netegeeza nga bwekoze enteekateeka okukkomyawo omulambo gwa Munnayuganda, Florence Babirye eyafiiridde…