Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 229 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Omulabirizi wa Mukono agenda okuwummula yeebazizza Katonda

February 18, 2023 · Mubiru Ali
Omulabirizi w’obulabirizi bw’e Mukono agenda okuwummula, Bishop James William Ssebaggala yeebazizza nnyo Katonda amusobozesezza okukulembera Ekkanisa okumala emyaka 12. Okusaba kuno kutegekeddwa ku Kkanisa ya St Philips and Andrew’s Cathedral e Mukono nga kukulembeddwamu Bishop eyawummula, Samuel Balagadde Ssekadde.
Omukolo gwetabiddwako ebikonge bingi omuli Bishop wa Mukono omulonde, Rev Canon Enos Kitto Kagodo, abakungu okuva mu Bwakabaka, Gavumenti eya wakati, Bannabyabufuzi wamu nemu nzikiriza ez’enjawulo.